UNN TV | GYAKO-OBUCU (episode 4) | BALIBALABIRA KU BIKOLWA BYAABWE | MAY 19, 2022

Bali balabira ku bikolwa byaabwe, bw’atyo bw’agamba Omukama Katonda w’amagye. Bano be twesiga nti bajja kutulwanirira era ne tubamalirako emitima gyaffe, amaanyi gaffe n’ensimbi zaffe, abamu ne bawaayo n’obulamu bwaabwe, bajja n’ebigendererwa byaabwe bye tutaamanya. Era ku bikolwa byaabwe kwe tubalabira.
Back to Top